Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,149 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Mwongere okulumya abatulinako ensaalwa – Minisita Joseph Kawuki

November 10, 2024 · Mubiru Ali
Minisita Joseph Kawuki Bwabadde alambika abaami ba Kabaka abaggya wamu n’abantu abeetabye mu ttabamiruka w’amaserengeta ga Africa Cape Town, Oweek. Joseph Kawuki agambye nti bangi abalaba ebintu Buganda byekola nebasalawo okubyogerera amafukuule n’ekigendererwa ekyokusuula Buganda, bano abasekeredde n’agamba nti omukisa gujjira yetegese era bwotuuulira nnamungi w’omuntu eyetabye mu ttabamiruka ono kabonero akalaga nti Buganda lwazi. Era kuno kwasinzidde okubakubiriza okufaayo okwenyigira mu nteekateeka za ttabamiruka addako ate batwalire abasigaddeyo amawulire nti basubiddwa era tebasaanye ku ddamu kusubwa.
Kuno gasseeko okukubiriza abakulembeze okuba n’empuliziganya era bagendere ku nnambika ebaweebwa okuva e Mengo, era n’asaba abantu okuwuliziganya n’abaami Kabaka ba ababwadde.
#ffemmwemmweffe