Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 459 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Poliisi terina ttaka e Kanawataka – Minisita Mayanja

November 15, 2024 · Mubiru Ali
Lyabadde ssanyu nakujaganya olunaku lweggulo abatuuze okuva mu zone 5 bwebabadde bazzibwa ku ttaka lyabwe. Abatuuze mu Zone okuli; Katogo, Kiganda, Kasokoso, Kireka ne Kinawataka babadde bagobanyizibwa Uganda Police Force ngegamba nti bano besenza ku ttaka lyayo.
Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’ebyettaka Sam Mayanja yategeezezza abatuuze nti oluvannyuma lwa State House Anti Corruption Unit okukola okunoonyereza kyazuulibwa nti ettaka lino si lya nkambi ya Poliisi.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe