Breaking
News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde News: Omubuka akiikirira Nyendo-Mukungwe mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform, Hon. News: Tamale Aloysius aka Young Mulo ne munne Mugisha JohnBosco baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 150 lwakutta bavuzi ba booda booda nokubba
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 299 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ebyokwerinda binywezeddwa mu Ppaaka enkadde

Ebyokwerinda binywezeddwa mu Ppaaka ya Takisi enkadde mu Kampala oluvannyuma lwabebyokwerinda okukimanyaako nti abatakisi babadde bagenda kwekalakaasa nga…

Winnie Nanyondo akutte kyakubiri

Omuddusi w’emisinde Munnanyuganda Winnie nanyondo akutte kyakubiri mu mpaka zemisinde ezabakyala ezamita 1500 wali mu Tokyo 2020 Olympics.…

ABANTU ABALALA 230 BAZUULIDDWA NE COVID-19

Ministry of Health- Uganda evuddeyo nefulumya ebyavudde mukukebera ekirwa kya Ssenyiga lumiimamawuggwe owa #COVID-19 nga 31 July 2021…

Entambula ku Clock Tower etaataganyiziddwa

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nti olwemirimu egikolebwa…

Ssaabaminisita Nabbanja ali Buliisa

Ssaabaminisita wa Yuganda Rt Hon Robinah Nabbanja akyaddeko ku mwalo gwe Wanseko okusangibwa mu Disitulikiti y’e Buliisa okulaba…

Minisitule y’ebyettaka etaddewo essimu

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba n’okuteekerateekera ekibuga Hon. Judith Nabakooba olunaku olwaleero atongozza Ministry of Lands, Call…

MINISITA ALAGIDDE NANNYINI TTAKA OBUTAGOBA BANTU KU TTAKA

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zettaka, amayumba nokuteekerateekera ekibuga Hon. Judith Nabakooba avuddeyo nalagira Joseph Lutalo Bbosa omutuuze mu…

Chemutai akutte kyakubiri mu misinde e Tokyo

Munnayuganda omuddusi w’emisinde Peruth Chemutai mu kiro ekikeesezza olwaleero akutte ekifo kyakubiri mu misinde gy’Abakyala egya mita 3000…

ABA ARCADE NE KIKUUBU MU KAMPALA MUKYALI AWAKA ENAKU 5 ENDALA

 https://youtu.be/AS6GcnNXCIo Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku Kibuga Kampala Kabuye Kyofatogabye avuddeyo nasaba abasuubuzi abakolera mu Kikuubo obutetantala kujja…