Breaking
News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority URA kyavuddeyo nekyanika omukozi wakyo, Sozzi Geoffrey
News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde
Ebyokwerinda binywezeddwa mu Ppaaka enkadde
August 2, 2021 · Mubiru Ali
Ebyokwerinda binywezeddwa mu Ppaaka ya Takisi enkadde mu Kampala oluvannyuma lwabebyokwerinda okukimanyaako nti abatakisi babadde bagenda kwekalakaasa nga bagamba nti Kampala Capital City Authority – KCCA eruddewo okuggulawo Ppaaka eno ebadde mukudaabirizibwa okuva mu May 2020.