Ssaabaminisita Nabbanja ali Buliisa August 1, 2021 · Mubiru Ali Ssaabaminisita wa Yuganda Rt Hon Robinah Nabbanja akyaddeko ku mwalo gwe Wanseko okusangibwa mu Disitulikiti y’e Buliisa okulaba embeera nga bweri oluvannyuma lw’ennyanja Albert okubooga amazzi neganjaala.