Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 159 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Minisitule y’ebyettaka etaddewo essimu

August 1, 2021 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba n’okuteekerateekera ekibuga Hon. Judith Nabakooba olunaku olwaleero atongozza Ministry of Lands, Call Center nga eno eteereddwa ku National Land information Center Wandegeya.
Eno yakuyamba Bannayuganda abalina ensonga zettaka okwogera obutereevu nabakungu mu Minisitule eno.
0800100004 ye nnamba egenda okukozesebwa.