Entambula ku Clock Tower etaataganyiziddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nti olwemirimu egikolebwa ku nkulungo ya Clock Tower entambula y’ebidduka etaataganyiziddwamu nga abagoba b’ebidduka baweereddwa amagezi okukozesa enguudo endala okuyingira ekibuga Kampala.
Musabibwa okukozesa Ring Road – Old Kampala, Kyaggwe Road olwomuyingira mu Kibuga. Musobola okukozesa Kibuye, Makindye Nsambya olwo muyingire mu Kibuga.
Share.

Leave A Reply