Breaking
News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj. News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority URA kyavuddeyo nekyanika omukozi wakyo, Sozzi Geoffrey News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 555 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

MINISITA ALAGIDDE NANNYINI TTAKA OBUTAGOBA BANTU KU TTAKA

August 1, 2021 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zettaka, amayumba nokuteekerateekera ekibuga Hon. Judith Nabakooba avuddeyo nalagira Joseph Lutalo Bbosa omutuuze mu Disitulikiti y’e Mubende okuyimiriza bunnambiro enteekateeka zabadde alina ezokugoba abantu okuva ku yiika 150 mu Disitulikiti eno.
Minisita Nabakooba olunaku yalumazeeko nga ali mu Disitulikiti y’e Mubende ngayogerako eri bantu abagambibwa okuba nga bagobebwa ku ttaka wamu nagambibwa okuba nannyini ttaka.
Minisita yalagidde Bbosa okuleeta ekyapa ekiraga nti ettaka lino lirye.