Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 219 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abayingira obufumbo Oweek Twaha Kaawaase abasibiridde entanda ey’okwebazanga ebirungi buli muntu byakoledde munne.

Bino abyogeredde ku mukolo gw’okwanjula e Nkumba, Jane Francis Nalubyayi kwayanjulidde George Mugambe. Oweek Kaawaase awadde ensonga lwaki…

Kitalo! Abantu babiri bafiiridde mu kabenje

Kitalo! Abantu babiri bakakasiddwa okuba nga bafiiridde mu kabenje n’abalala 3 nababuukawo n’ebisago ebyamaanyi oluvannyuma lwamotoka bbiri okutomeregana…

PULEZIDENTI MUSEVENI YAGENDA OKUKWATIRA NRM BENDERA MU 2026 – DR. TANGA DOI

Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda aka National Resistance Movement – NRM Dr. Tanga Odoi yavuddeyo nategeeza nga Pulezidenti Yoweri Kaguta…

NAFFE TULI BANNAYUGANDA ABALINA EDDEMBE OKWEYAGALIRA MU NSI YAFFE – BOBI WINE

Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Enkya yaleero tubadde tulina okubeera ku…

RDC agaanyi Bobi Wine ku Leediyo e Mbale

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza; “Tuli Mbale…

MUTUNNYONYOLE KU BULANGO BWEBYOKUNYWA BWEMUKOLA

Akakiiko ka Palamenti aka Trade Tourism and Industries Committee nga kakulemberwa Omubaka Mwine Mpaka nga kayita mu bulango…

Uganda Cranes egenze Morocco okusamba ne Mali

Ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes esitudde mukiro ekikeesezza olwaleero okwolekera Morocco gyegenda okwambalaganira ne ttiimu y’eggwanga lya Mali…

Uganda Cranes 1-1 Harambee Stars Kenya

Omupiira wakati wa Uganda Cranes ne The Harambee Stars Kenya guwedde ggoolo 1 ku 1. FT Uganda 1-1…

Bigirwa ne Munnamawulire bavunaaniddwa emisango 3

Moses Bigirwa aka Gen Bigirwa Moses asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road ne munne Kpidson…