MUTUNNYONYOLE KU BULANGO BWEBYOKUNYWA BWEMUKOLA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akakiiko ka Palamenti aka Trade Tourism and Industries Committee nga kakulemberwa Omubaka Mwine Mpaka nga kayita mu bulango obwenjawulo obulanga ebyokunywa ebizzaamu amaanyi. Abakungu okuva mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku byempuliziganya mu Ggwanga ekya Uganda Communications Commission – UCC, ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’eddagala ekya Uganda National Drug Authority, ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu Ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards – UNBS wamu n’abakola eby’okunywa bino balabiseeko mu kakiiko kano okunnyonyola ku bulango Akakiiko bwekagamba nti buwubisa Bannayuganda.
Share.

Leave A Reply