Bigirwa ne Munnamawulire bavunaaniddwa emisango 3

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Moses Bigirwa aka Gen Bigirwa Moses asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road ne munne Kpidson Kakaire Munnamawulire nebavunaanibwa emisango okuli; ‘offensive communication, Criminal libel and Demanding Money with menaces. Bano bakwatibwa ku bigambibwa nti bali bagezaako okukanda omumyuuka wa Sipiika Anite Among obukadde 100.

Share.

Leave A Reply