Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Twalina enkolagana ennungi ne Oulanyah – Hon. Kadaga

Eyaliko Sipiika wa Palamenti Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga ategeezezza Palamenti yalina enkolagana ennungi n’omugenzi Rt. Hon. Jacob…

Oulanyah yafuna Kkookolo mu 2019 – Minisita Jane Ruth Aceng

Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero; “Omugenzi Jacob Oulanyah yatandika okufuna enkeka mu bulamu bwe mu 2019…

Omubiri gwa Oulanyah gutwaliddwa mu Palamenti olwaleero

Ababaka ba Palamenti okuva mu bibiina eby’enjawulo enkya yaleero bakedde ku Palamenti okubaawo mu lutuula olugenda okusiima emirimu…

Gavumenti yetukuumidde mu dduka dduka e Karamoja – Bakulembeze ba NUP

Abakulembeze ba National Unity Platform – NUP okuva e Karamoja bavuddeyo enkya yaleero nebalumiriza Gavumenti ya Yuganda nti…

Oulanyah abadde mukulembeze asembeza buli omu – Ken Lukyamuzi

Hon John Ken Lukyamuzi, eyaliko Omubaka akiikirira Lubaga South mu Palamenti ngatontoma ekitontome okujjukira omugenzi Rt Hon Jacob…

Ab’e Abim bekalaakasizza

Abatuuze b’e Abim bekumyeemu ogutaaka nebaziba oluguudo nga balaga obutali bumativu bwabwe olwebyokwerinda mu kitundu kyabwe. Abantu 3…

Owomutima omulungi waayo eri okuyamba abaana Oulanyah baabadde ayamba – Rt. Hon. Among

Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Anita Among Annet; “Olwokujjukira muganda waffe, mukwano gwaffe era omukulembeze eyatuvudde ku maaso,…

Tugenda kuyamba ku baana ba Oulanyah okusoma – Ssaabalamuzi Owiny-Dollo

Ssaabalamuzi Alphonse Owiny-Dollo; “Mu buwangwa bwange, bwoleka abaana ku nsi, obeera ofudde naye ngoli mulamu ku nsi. Omukululo…

Weebale nnyo Pulezidenti okufuula Oulanyah Sipiika – Anita Among

Sipiika wa Palamenti Anita Among Annet; “Jacob yali ayagala okubeera Sipiika. Njagala okwebaza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne…