Tugenda kuyamba ku baana ba Oulanyah okusoma – Ssaabalamuzi Owiny-Dollo

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ssaabalamuzi Alphonse Owiny-Dollo; “Mu buwangwa bwange, bwoleka abaana ku nsi, obeera ofudde naye ngoli mulamu ku nsi. Omukululo gwa Jacob Oulanyah gusigaddewo mu baana be. Tutandiseewo Jacob Oulanyah Education Trust Fund nga nze Ssentebe. Tweyama nti abaana ba Oulanyah bayinza obutaddamu kumulaba, wabula ebirooto byabwe ebyokusoma bigenda kusigala nga biramu.”

Share.

Leave A Reply