Owomutima omulungi waayo eri okuyamba abaana Oulanyah baabadde ayamba – Rt. Hon. Among

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Anita Among Annet; “Olwokujjukira muganda waffe, mukwano gwaffe era omukulembeze eyatuvudde ku maaso, nsaba abantu abomutima omulungi okuwaayo eri Jacob Oulanyah Education Trust Fund ekiteekeddwawo okuyamba ku baana abangi babadde ayamba mu masomero.” #RIPOulanyah

Share.

Leave A Reply