Ebyokwerinda binywezeddwa mu Kampala

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ebyokwerinda ku Kakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda binywezeddwa nga betegekera Munnakibiina kya National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine wamu ne Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Patrick Oboi Amuriat okugenda ku Kakiiko babitebye lwaki bannyomoola ebiragiro by’akakiiko ebyateekebwewa okugoberera mukunoonya akalulu.
Share.

Leave A Reply