Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Ab’e Abim bekalaakasizza
April 4, 2022 · Mubiru Ali
Abatuuze b’e Abim bekumyeemu ogutaaka nebaziba oluguudo nga balaga obutali bumativu bwabwe olwebyokwerinda mu kitundu kyabwe. Abantu 3 bebakattibwa n’amayumba negookebwa abatamanyangamba mu wiiki emu. CAO abalemesezza okutuuka ku Offiisi ye.