Breaking
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 193 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Kayiwa International University yagibbwako layisinsi – Omwogezi wa NCHE

Omwogezi w’ekitongole ekya National Council for Higher Education Saul Waigolo, agamba nti Kayiwa International University – KINTU teyatuukiriza…

Bbaasi yaffe naye aba Lubiri High School bagipangisizza – Midland High School

Essomero lya Midland HIGH School- Kawempe livuddeyo ku katambi akatambula nga kalaga abayizi mu bbaasi y’essomero nga bakola…

Cephco eyavuma Full Figure agaaniddwa okweyimirirwa

Omuvubuka eyeyita Dr. Cephco amanyiddwa ennyo mukuvuma abantu ku mukutu gwa Tiktok agaaniddwa okweyimirirwa era nazzibwayo mu Kkomera…

Obuwumbi obusoba mu bubiri obutaali mu mbalirira bwavuddewa okugula emotoka? – Hon. Muwanga Kivumbi

Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Muwanga Kivumbi avuddeyo neyewuunya Palamenti ya Yuganda gyeyagye ensimbi…

Sipiika tabaganyizza Magogo ne Dhamzungu

Sipiika wa Palamenti Anita Annet Among; “Nabadde musanyufu okulaba Ababaka ba Palamenti Hon. Moses Magogo ne Hon. Dhamzungu…

Poliisi esiibye olondoola Besigye

Emotoka za Uganda Police Force zirabiddwako nga ziwondera Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Rtd. Col.…

Pulezidenti Museveni komawo ne 2026 – Hajji Sseddunga

Ssentebe w’abaazirwanako mu ggwanga Hajji Edrisa Sseddunga asinzidde ku mukolo gw’olunaku lw’Abazira e Kololo nasaba Pulezidenti Yoweri Kaguta…

NRM ekoze bingi nnyo – Ssaabaminisita Nabbanja

Gavumenti ya National Resistance Movement – NRM weyajjira mu buyinza mu 1986 eby’enfuna bya Yuganda byali bitaaguddwataaguddwa abakulembeze…

Pulezidenti Museveni agumbye Karamoja

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni omuduumizi w’eggye lya UPDF owokuntikko wiiki eno asazeewo kukuba nkambi mu Karamoja Region okutunuulira…