Kayiwa International University yagibbwako layisinsi – Omwogezi wa NCHE

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omwogezi w’ekitongole ekya National Council for Higher Education Saul Waigolo, agamba nti Kayiwa International University – KINTU teyatuukiriza bisaanyizo byakubeera ssetendekero negibwako layisinsi yokusomesa abayizi. Kino kitegeeza nti buli kiwandiiko kyegaba tekiri mu mateeka era tekikirizibwa.

Share.

Leave A Reply