Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 277 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Bbaasi yaffe naye aba Lubiri High School bagipangisizza – Midland High School

June 11, 2022 · Mubiru Ali
Essomero lya Midland HIGH School- Kawempe livuddeyo ku katambi akatambula nga kalaga abayizi mu bbaasi y’essomero nga bakola ebikolwa ebyesitaza. Essomero ligamba nti liri ku musinji gwa ddiini nabwekityo abayizi b’essomero lino tebasobola kwenyigira mu bikolwa nga bino.
Essomero ligamba nti bbaasi yalyo yapangisiddwa essomero lya Lubiri High School okutwala abayizi mu mwoleso e Jinja.