Sipiika tabaganyizza Magogo ne Dhamzungu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Sipiika wa Palamenti Anita Annet Among; “Nabadde musanyufu okulaba Ababaka ba Palamenti Hon. Moses Magogo ne Hon. Dhamzungu Geoffrey batabagana nebateeka ku bbali enjawukana zaabwe ezebyobufuzi nebakwatagana wamu okukolera abantu be Budiope East. Obukulembeze kyekitegeeza!”

Enkuminenkumi z’abantu bakungaanye mu Irundu Town Council mu Budiope East okuziika Mzee Sulaiman Sooka abadde Councillor. Ne Sipiika wa Palamenti Anita Annet Among yetabye mu kuziika kuno.

Share.

Leave A Reply