Breaking
News: Olutindo -Kakande- Ebipya ku Muwanga bibi. LC1 bakubba za PDM, ttaka nokubega Abantu ku byalo News: Abatuuze bawalirizza Mmeeya wa Nansana Sserunkuuma JohnBosco okulangilira Ssentebe bbo gwebalumiriza nti yawangudde owebyokulonda nabakuba News: Minisita avunaanyizibwa ku byobulamu mu Ggwanga Dr. Chris Baryomunsi alangiridde nga Uganda bwerinnye ku nfeete ekirwadde kya Ebola era nga
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 276 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abawangulwa mu kamyuufu Pulezidenti yatukirizza okwesimbawo – Mbayo

Eyaliko Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti, Esther Mbayo yavuddeyo mu lukiiko lwa Bannamawulire ku Palamenti nategeeza nga…

Kiplimo awangudde emisinde mubunabyalo mu Amerika

Munnayuganda omuddusi w’emisinde Jacob Kiplimo awangudde emisinde mubunabyalo egya 2025 Chicago Marathon ngagiddukidde essaawa 2.02.23. Obuwanguzi buno bumufudde…

Owa Poliisi eyakuba omuwala oluyi bamusindise ku alimanda

Omusirakale wa Uganda Police Force ASP Clive Nsiima asimbiddwa mu Kkooti y’Omulamuzi wa City Hall mu Kampala navunaanibwa…

Tetulina kyetuyinza kukolera bayizi bebatawandiisa – UNEB

Omwogezi w’Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu Ggwanga ekya Uganda National Examinations Board – UNEB Jennifer Kalule Musamba avuddeyo…

Okusigala mu Uganda nga Kyagulanyi ye Pulezidenti lwakiri nfa – Asuman Basalirwa

Munnakibiina ki JEEMA Asuman Basalirwa; “Sirina buzibu bwonna na Kyagulanyi (Bobi Wine), wabula annumba nnyo nze n’abantu bange.…

Nawulira eddoboozi nga lingamba nti Rwakasisi bamulanga bwemage – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni: “Mu State House enkadde, mwalimu ka wofiisi akatono mwengenda nensaba. Nebuuza, Omusango gwa Chris…

Pulezidenti Museveni wummula njakukuwa akasiimo – Kasibante

Akwatidde ekibiina ki National Peasants Party (NPP) Robert Kasibante asabye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okuwummula mu mirembe namusuubiza…

Ngenda kumalawo obwavu mu Ggwanga – Kasibante

Munnakibiina ki National Peasants Party (NPP) Robert Kasibante asuubizza okuwa abakadde n’abavubuka emitwalo 20 buli mwezi singa anaaba…

Nandala aguddewo offiisi za FDC e Hoima

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Nathan Nandala Mafabi wamu ne Pulezidenti waakyo @Patrick Oboi Amuriat baguddewo offiisi…