Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa, News: Minisitule yebyentambula nenguudo mu Ggwanga eguddewo mu butongole olutindo ku mugga Katonga ku luguudo lwe Masaka okutandika okukozesebwa
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 142 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
News

Abawangulwa mu kamyuufu Pulezidenti yatukirizza okwesimbawo – Mbayo

October 15, 2025 · Mubiru Ali
Eyaliko Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti, Esther Mbayo yavuddeyo mu lukiiko lwa Bannamawulire ku Palamenti nategeeza nga Ababaka Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM 126 abaagwa mu kamyuufu ka NRM gyebuvuddeko bwebasisinkanye ne Ssentebe wa NRM Yoweri Kaguta Museveni mu Arua nabakiriza okwesimbawo ku bwa nnamunigina mu kalulu ka 2026.
Mbayo yayongeddeko nti bano bakirizza okuwagira Pulezidenti Museveni mu kalulu ka 2026.
#ffemmwemmweffe
#ProtectingTheGains
#UgandaDecides2026