Breaking
News: Guuguno omugga ogulimu amazzi agakyasinze mu nsi yonna okwokya nga tegamanyi na butto akyamuse ngekigaviirako okwokya bwegatyo kiwuniikiriza era News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 222 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Pulezidenti Museveni wummula njakukuwa akasiimo – Kasibante

October 8, 2025 · Mubiru Ali

Akwatidde ekibiina ki National Peasants Party (NPP) Robert Kasibante asabye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okuwummula mu mirembe namusuubiza okumuwa akasiimo singa alondebwa nalayira mu May 2026.
Kasibante abyogeredde mu Kibuga Mbarara gyayogeredde eri abantu mu Mbarara Central Market ne mu Ppaaka ya bbaasi.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026