Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 413 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ssaabasajja aguddewo empaka z’Ebika bya Buganda 2023

Emizira n’enduulu bibuutikidde ekisaawe kya Muteesa II e Wankulukuku Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II bwasiimye nalabikako eri…

Empaka z’Ebika bya Buganda zitandika lwaleero

Olunaku olwaleero empaka z’Ebika lwesitandika era nga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okulabikako eri Obuganda okugiggulawo…

Abatuuze bakubye abasirikale ba UPDF abakola ne URA amayinja agabalumizza

Abasirikale ba UPDF abakola n’ekitongole ekivunaanyizibwa kukusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) balumiziddwa oluvannyuma lw’abatuuze…

Baduukiridde abaana abatalina mwasirizi e Nakaseke

Abaana abatalina mwasirizi abava mu maka agatesobola 550 mu Disitulikiti y’e Nakaseke baddukiriddwa n’ebintu ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo…

Ebibuuzo bingi ku wa Poliisi eyasse omuyindi – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Bannayuganda naddala Abazzukulu, nsaasira nnyo Abayindi olwokufiirwa omuntu waabwe Uttam Bhandari eyatiddwa omusirikale wa…

Town Clerk agambibwa okubba obukadde 414 addukidde China

Ryakarimira Town Council Assistant Town Clerk, Alex Ampeire, ngono kigambibwa nti yabulankanya obukadde bw’ensimbi 414.28 adduse mu Ggwanga…

Omusirikale wa Poliisi asse omuyindi abadde amubanja ssente obukadde 2

Owogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police, Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti omusirikale waabwe Police Constable…

Woofiisi ya Ssentebe wa NRM ewaddeyo obukadde 20 eri emipiira gy’Ebika

Woofiisi ya Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM e Kyambogo ewaddeyo obukadde 20 okuwagira empaka z’Ebika by’Abaganda.…

Emirimu gisanyaladde mu Kibuga Lira ng’omulambo gwa Engola gutuusibwa

Emirimu gisanyaladde mu Kibuga Lira oluvannyuma lw’omubiri gw’omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’abakozi, emirimu n’ebyamakolero Col (Rtd) Charles…