Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 731 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abaliisa Poliisi enguzi nebasimuulamu ebipapula by’engasi bubakeeredde

Abagoba b’ebidduka abaliisa abasirikale ba Uganda Police Force enguzi nebasiimuula ebipapula byengasi ebyabaweebwa boolekedde okusasulira ebipapula ebyo emirundi…

Abakosebwa amataba e Kisoro bakuweebwa ssente

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku bigwa bitalaze, Esther Anyakun yagenda okukwasa famire ezakosebwa amataba mu Disitulikiti y’e Kisoro…

Amazzi gasazeeko oluguudo lw’e Masaka

Amazzi ganjadde mu mugga Katongo ku luguudo lw’e Masaka era oluvannyuma lwokuwabulwa Uganda Police Force abagoba basabiddwa ekitongole…

Omubiri gwa Minisita Engola gutwaliddwa e Lira

Omubiri gw’abadde Omubeezi wa Minisita ow’abakozi n’ekikula ky’abantu Trd. Col. Charles Engola guteereddwa mu nnyonyi ekika kya namunkanga…

Tusonyiye Pte Sabiiti – Engola Jr

Mutabani w’omugenzi Minisita Engola, Charles Engola Jnr ku lw’abaana b’omugenzi avuddeyo nategeeza; “Kitaffe yatusomesa okusonyiwa. Njagala okutwala omukisa…

Katikkiro Mayiga atongozza ebyuuma ebizikiriza omuliro mu Masiro e Kasubi

Katikkiro Charles Peter Mayiga atongozza ebyuuma ebizikiriza omuliro mu Masiro e Kasubi. Bw’abadde atongoza ebyuma bino olwaleero e…

Aba famire ya Pte Sabiiti baagala mulambo gwa mwana waabwe

Aba Famire ya Private Wilson Sabiiti ku kyalo Mubali, Kijura Town Council mu Disitulikiti y’e Kabarole bavuddeyo nebalajanira…

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nga yemukungubazi omukulu mu kusabira omwoyo gw;abadde Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku bakozi, emirimu…

Pulezidenti Museveni awadde Famire ya Ichuli amataaba

Mukyala Jane Barekye ku lwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yatwalidde Taata w’omugenzi Ibrahim Tusibira aka Isma Olaxess aka…