Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 145 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Abakosebwa amataba e Kisoro bakuweebwa ssente

May 11, 2023 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku bigwa bitalaze, Esther Anyakun yagenda okukwasa famire ezakosebwa amataba mu Disitulikiti y’e Kisoro ssente ezaweereddwayo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Abafiirwa abantu baabwe bakuweebwa obukadde 5 buli famire ate abo abalumizibwa buli omu wakufuna akakadde kamu.
Minisita wakukulemberamu ttiimu okugenda mu ttawuni y’e Chahafi mu Gombolola y’e Murora awali amaka agasoba mu 12,000 agakosebwa.