Breaking
News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 265 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Obukadde 350 obuweebwa Pulezidenti nti bwangoye zaaki ddala-Babaka

Waliwo Ababaka ba Palamenti abavuddeyo nebazuula ensimbi obuwumbi 454 zebalowooza nti zino zonoonebwa bwonoonebwa nga zisaasanyizibwa ku Pulezidenti…

Pulezidenti wa UNF Babirye ayimbuddwa

Pulezidenti wa Uganda Netball Federation (UNF), Babirye Kityo Sarah eyasindikibwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga 15-May…

Abatta Bannansi ba South Sudan basibiddwa mayisa

Abasajja 5 ababadde bawerennemba n’ogwokutemula Bannansi ba South Sudan baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa mayisa nga balangibwa gwa kubba Bannansi…

Babirye Kityo akomezeddwawo mu Kkooti

Pulezidenti w’ekibiina ekitwala omupiira gw’okubaka mu ggwanga ekya Uganda Netball Federation, Hon. Babirye Kityo Sarah aleeteddwa mu kkooti…

Ddereeva wa Judiciary Kisambira atwaliddwa mu Kkooti

Ddereeva w’ekitongole ekiramuzi Stanely Kisambira eyavaayo nayogera ku musaala ogumuweebwa omutono ogwe 235,000/= asimbiddwa mu Kkooti olwaleero navunaanibwa.…

Agambibwa okutemula Nagiriinya

Copriam Kasolo agambibwa okutemula Maria Nagiriinya akawangamulidde mu Kkooti bw’ategeezezza nga bwe waliwo abaserikale abaamusaba obukadde bubiri n’ekitundu…

Lugoloobi lwaki togenda mu Ddwaliro nofuna obujanjabi – Hon. Ssemujju

Omubaka akiikirira Kira Municipality, Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nawa Omubeezi wa Minisita ow’ebyenfuna avunaanyizibwa ku kuteekerateekera Eggwanga…

Kitalo! Omukuumi akubye munne essasi e Tororo

Kitalo! Omukuumi wa Kkampuni eyobwannanyini eya Saracen Uganda Limited Moses Okedi akubye munne John Okudi amasasi agamutiddewo e…

Kitalo! Eyaliko Minisita Okumu Ringa afudde

Kitalo! Eyaliko Omubeezi wa Minisita owa Public Service era nga yaliko Omubaka wa Padyere County mu Palamenti 2001…