Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 245 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Ddereeva wa Judiciary Kisambira atwaliddwa mu Kkooti

May 17, 2023 · Mubiru Ali

Ddereeva w’ekitongole ekiramuzi Stanely Kisambira eyavaayo nayogera ku musaala ogumuweebwa omutono ogwe 235,000/= asimbiddwa mu Kkooti olwaleero navunaanibwa. Ono ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti nga wakuddayo nga 22 May.

Ono yavaayo nakola obutambi obw’enjawulo nga yemulugunya wabula ye agamba nti obutambi buno yabuweereza ku mukutu gwaba Ddereeva ba Judiciary nti ye tabuweerezangako mu Bamawulire.