Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 254 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Agambibwa okutemula Nagiriinya

May 17, 2023 · Mubiru Ali
Copriam Kasolo agambibwa okutemula Maria Nagiriinya akawangamulidde mu Kkooti bw’ategeezezza nga bwe waliwo abaserikale abaamusaba obukadde bubiri n’ekitundu (2.5 M) bamuyimbule okuva mu kkomera ssente zaatalina mu budde obwo.
Kasolo ayongeddeko nti waliwo omusirikale omu eyatuuka n’okumubuuza oba alina ttiivi ne firiigi abitunde abawe ssente bamuyiimbule.