Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 353 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omukunzi wa FDC Joram anoonyezebwa abebyokwerinda – Harold Kaija

Omumyuuka wa Ssaabawandiisi wa Forum for Democratic Change – FDC Harold Kaija avuddeyo nategeeza nga omukunzi waabwe e…

Ssaabasumba akulembeddemu abalamazi okuva e Munyonyo

Ssaabasumba w’Essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere akulembeddemu abalamazi okuva e Munyonyo okwolekera Namugongo. Ssaabasumba akuutidde abantu okulamaga…

Kitalo! Omuggalagala wa Ssaabasajja afudde.

#KITALO! Omu ku Baggalagala ba Ssaabasajja Kabaka, Hajji Hussein Sseŋŋendo (Akutte Engabo) nga y’omu ku bamaze ebbanga eddene…

Hon. Ssegiriinya aba IUIU abagulidde nte okubeebaza okulonda owa NUP

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Muhammad Ssegiriinya aka Mr Updates avuddeyo…

Katikkiro n’abakungu abalala batuuse mu Seattle

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Twatuuse bulungi e Seattle, gye tugenda okusisinkanira abantu ba Beene abakuŋŋaanye okwetaba mu lukuŋŋaana…

Swabrah Owomukisa yayimbuddwa

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nga Munnamawulire Swabrah…

Kkampuni ezibunyisa amasanyalaze zigaseera nnyo – Pulezidenti Museveni

Omukulembeze w’Eggwanga Gen. Yoweri Kaguta Museveni alaze obwenyamivu eri Kkampuni ezaweebwa eddimu ery’okubunyisa amasanyalaze olwengeri gyeziwanikamu emiwendo gyamasanyalaze…

Ettaka libumbulukuse e Bulambuli

Ekitongole ki Uganda Red Cross Society kivuddeyo nekitegeeza nga bwewabaddewo okubumbulukuka kw’ettaka e Bulambuli oluvannyuma lwa nnamutikwa w’enkuba.…

Spice Diana lwaki wekubya ebifaananyi ngoyamba? – Bad Black

Shanitah Namuyimbwa aka Bad Black avuddeyo nayambalira omuyimbi Namukwaya Hajara aka Spice Diana bweyavuddeyo nateekayo ekifaananyi kyeyekubye nga…