Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 169 listening Simba FM Live
News

Swabrah Owomukisa yayimbuddwa

May 27, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nga Munnamawulire Swabrah Kiganda Owomukisa ngono yakulira ttiimu ya NUP eyamawulire eyokumutimbagano bweyayimbuddwa olunaku lw’eggulo oluvannyuma lw’enaku 4 nga tamanyiddwa wa gyali. Ono yaguddwako omusango gwabutujju era nayimbulwa ku kakalu ka Poliisi. Kyagulanyi agamba nti, Swabrah yabategeezezza nti yabadde akuumirwa mu nkambi y’amaggye e Mbuya gyebamukubidde.
Ayongerako nti abamukutte babadde bamukunya ku kiki kyakola mu NUP era balina nteekateeka ki eri Gavumenti.