Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Spice Diana lwaki wekubya ebifaananyi ngoyamba? – Bad Black

May 26, 2023 · Mubiru Ali

Shanitah Namuyimbwa aka Bad Black avuddeyo nayambalira omuyimbi Namukwaya Hajara aka Spice Diana bweyavuddeyo nateekayo ekifaananyi kyeyekubye nga agenze okulaba muyimbi munne Evelyn LAGU mu Ddwaliro; “Nandibadde njogera bingi naye kino kyekikolwa ekikyasinze obubbi ennyo kyendabye ku yintaneeti olwaleero olwokuba oli anooya erinnya ebitakola makulu. Ogwo gwemutima omubi ennyo oguli mu ddiba ly’omubiri ogutukula. Nze nsaba Allah obutantuusa awo antwale nga mangu. Kati ebifaananyi byaki? Bwoba osazeewo kuyamba yamba oba ekigendererwa kyabadde kyakwekubya bifaananyi!”