Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
News
Ssaabasumba akulembeddemu abalamazi okuva e Munyonyo
May 27, 2023 · Mubiru Ali
Ssaabasumba w’Essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere akulembeddemu abalamazi okuva e Munyonyo okwolekera Namugongo.
Ssaabasumba akuutidde abantu okulamaga nga beebulirira ku kufa kw’Abajulizi ne Yezu Kulisitu.