Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 223 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Alipoota eno mugiwe Bannayuganda bamanye obulimba bwa NUP – Minisita Muhoozi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Gen. David Muhoozi ategeezezza Palamenti nti okunoonyereza ku misango 30…

Lwaki temwawandiika ennamba zemotoka ezo – Minisita Muhoozi

Gen David Muhoozi; “Ensonga zokubuzibwawo kwabantu abasinga obungi tekwaloopebwa ku Poliisi. Ebigambibwa nti Ddamulira John, Kirya Peter, Wangolo…

Tukyanoonyereza ku motoka ya Poliisi 17 eyatomera abantu – Minisita Muhoozi

Minisita Gen. David Muhoozi avuddeyo nategeeza Palamenti nga Gavumenti bwekyanoonyereza ku kuwandiisibwa kw’emotoka ya Uganda Police Force 17…

NUP ekyokuwamba abantu ekikozesa kutwala bantu baayo ebweru – Minista Muhoozi

Gavumenti evuddeyo netegeeza nga ekibiina kya National Unity Platform NUP bwekirina campaign yokwonoona erinnya lya Gavumenti ngeyita mu…

Sipiika alagidde Minisita Muhwezi okuvaayo ku nsonga zeddembe ly’obuntu

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among alagidde Minisita Gen Jim Katugugu Muhwezi okuvaayo mu bunnambiro n’ekiwandiiko ekikwata ku…

Omubaka Onen awakanyizza ekiragiro kya Sipiika

Omubaka Charles Onen, Omumyuuka wa Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti akakwasisa empisa n’amateeka aziimudde ekiragiro kya Sipiika Nnaalongo Anitah…

Muhoozi alambudde enguudo mu Kampala ezirimu ebinnya

Mutabani wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni era nga akola nga omuwabuzi we ow’enjawulo ku bikwekweto ebyenjawulo Gen. Muhoozi…

Eddy Kenzo asisinkanye Pulezidenti Museveni

Eddy Kenzo avuddeyo nategeeza; “Mukugezaako okutereeza ekisaawe kyaffe ekyokuyimba wamu nokukisakira, nsisinkanye Muzeeyi wange H.E Yoweri Kaguta Museveni…

Ababaka Bannakibiina kya FDC mudde mu Palamenti muve ku bya Mpuuga – Nsibambi

Nampala wa Babaka ba Forum for Democratic Change ow’ekiwayi ky’e Najjanankumbi Yusufu Nsibambi alagidde ababaka ba FDC okuddayo…