Mubiru Ali

This user hasn not filled out his biographical info.

Mukolere ebintu mu mateeka – Katikkiro Mayega.

Leero mu kusoma embalirira ya Buganda, Katikkiro Charles Peter Mayega akubirizza…

Ateeberezebwa okubba sapatu yeetugidde mu kaduukulu.

Omukazi ateeberezebwa okubba sapatu yeetugidde mu kaduukulu e Wobulenzi. Abaserikale bagenze…

Minisita Nyakayirima atongozza okugaba endagamuntu mu bitundu bya soroti

Minisita w’ensonga zomunda mu gwanga General Aronda Nyakayirima, atongozza okugaba endagamuntu…

Omukazi eyagenze ku musawo w’ekinnnansi okumusawula, omusawo amukwatiddeyo.

E Iganga, omukazi eyagenze ku musawo w’ekinnnansi okumusawula, omusawo amukwatiddeyo n’akuba…

Obungi bw’abantu mu Uganda buvudde ku Butebenkevu, eddembe, ebyobulamu – Pulezidenti…

Pulezidenti Museveni agambye nti Obungi bw’abantu mu Uganda buvudde ku Butebenkevu,…

Suspected ADF leader Jamil Mukulu Paraded before the press

Uganda Police inspector general Gen Kale kaihura has paraded the Allied…

Akulira ekiwayi ky’abayeekera ba Islamic State attiddwa.

Akulira ekiwayi ky’abayeekera ba Islamic State mu Aphaganstan Haphiz Sai,  attiddwa.

Besigye Agenda kuloopa Police mu kooti.

Eyaliko Pulezidenti wa FDC col Dr Kiiza Besigye, agamba nti agenda…

Omukazi eyakuba bba asindikiddwa ku alimanda e Luzira.

Omukazi eyasanga bba nga akwata omwana atanneetuuka n’amukuba bubi nnyo, Agnes…

LIsten Live

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

2 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

2 1 instagram icon
Kitalo! 
Abantu 7 okuva mu famire emu bafiiridde mu kabenje emotoka mwebabadde batambulira ekika kya Ipsum nnamba UAM 969P bweyawabye neggwa mu mugga Namatala ku luguudo lwa Naboa - Nabiganda ku nsalo ya Disitulikiti y'e Budaka ne Butaleja.

Kitalo!
Abantu 7 okuva mu famire emu bafiiridde mu kabenje emotoka mwebabadde batambulira ekika kya Ipsum nnamba UAM 969P bweyawabye neggwa mu mugga Namatala ku luguudo lwa Naboa - Nabiganda ku nsalo ya Disitulikiti y`e Budaka ne Butaleja.
...

13 1 instagram icon
Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba ngayogerako eri abawagizi abekulumuludde okumuwerekerako ngaava mukuziika. Ono agamba nti tajja kuyigulwa ttama bantu baagala kulya mu byabufuzi ate nga yeyabibayigiriza! Ono agamba nti yewuunya Kyagulanyi aka Bobi Wine okuba nti akyafuluma mu nnyumba ewuwe natambula mu bantu kuba byebamwogerako singa abimanyi yandibadde yekweka!
Wewuunye!

Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba ngayogerako eri abawagizi abekulumuludde okumuwerekerako ngaava mukuziika. Ono agamba nti tajja kuyigulwa ttama bantu baagala kulya mu byabufuzi ate nga yeyabibayigiriza! Ono agamba nti yewuunya Kyagulanyi aka Bobi Wine okuba nti akyafuluma mu nnyumba ewuwe natambula mu bantu kuba byebamwogerako singa abimanyi yandibadde yekweka!
Wewuunye!
...

44 8 instagram icon
Dj Jet B atabukidde omuziki, agenda gubakuba paka ku makya! Dj Jet B bakube omuziki bayite bute.

Dj Jet B atabukidde omuziki, agenda gubakuba paka ku makya! Dj Jet B bakube omuziki bayite bute. ...

2 0 instagram icon