Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 29 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ekibba ttaka kikendeezezza obuwagizi bwa NRM – Migereko.

February 3, 2016 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku by’ettaka, ebibuga n’amayumba Daudi Migereko agamba nti ekibba ttaka mu bitundu by’egwanga ebyenjawulo bikendeezezza obuwanguzi bwa NRM.

Migereko agamba nti alipoota eraga nti ebitundu ebisinze okukosebwa n’ekibba ttaka mulimu, Bukomansimbi, Kalungu, Masaka, Kalangala n’ebitundu ebirala.