Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 29 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Sejusa asindikiddwa ku alimanda e Luzira.

February 2, 2016 · Mubiru Ali

General David Sejusa omu ku ba generals abaleeta gavumenti ya NRM mu buyinza asindikiddwa ku Alimanda e Luzira okutuusa nga 09 omwezi guno, lw’anadda mu kooti okweyimirirwa.

Sejusa asomeddwa emisango, okwenyigira mu byobufuzi ekikontana n’amateeka agafuga bannamagye, okwogera ebigambo ebisiga obukyayi mu bantu n’okukyayisa Gavumenti nti yabyogerera ku radio emu mu Kampala.