Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,196 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Eyamansira eddogo mu Ntebe y’omulamuzi alagiddwa kukola Bulungibwansi.

February 3, 2016 · Mubiru Ali

Kooti yoku Buganda road eragidde omusawo w’ekinnansi eyasangibwa ng’amansira eddogo mu Ntebe y’omulamuzi omwezi oguyise, akole Bulungibwansi lwa kusaalimbira mu kifo kikyamu.

Wano abawawaabirwa Issa Kiwanuka ne Alice Nalule bakkiriza omusango okwewala okumala ebiseera bya kooti ate nga omusango baaguzza.

Omulamuzi James Eremye eyasalidde Kiwanuka ekibonerezo ky’okukola Bulungibwansi mu kitundu kye ekye Mityana era n’alagira ab’amakomera okumuzzaayo mu kitundu kye akole ekibonerezo. Ate ye omukyala yalabuddwa obutaddamu kwetantala bikolwa nga bino.

 

 

 

 

 

o