Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 156 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

4 bafiiridde mu nnyanja, 2 basimattuse – Katosi

Abantu bana bagudde mu nnyanja Nalubaale nebafiiramu  nga kino kivudde ku lyato mwebabadde basaabalira okulemererwa nelibayiwa mu nnyanja…

Massa annyuse omupiira gwa Yuganda

Abadde emmunyeenye ya Yuganda, omuteebi ate nga y’akulira bazannyi banne (Captain) mu ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes, Geofrey…

Ebya Kanyamunyu tebinnaggwa, azzeeyo e Luzira

Kkooti enkulu mu Kampala nate omulundi ogwokubiri ezzeemu  okugaana okuwa Mathew Kanyamunyu omukisa gw’okweyimirirwa mu musango ogumuvunaanibwa ne…

Abaana 2 basirikkidde mu nabbambula w’omuliro – Gombe

Abaana babiri basirikkidde mu nabbambula w’omuliro akutte enju mwebabadde basula mu kabuga k’e Gombe mu Disitulikiti y’e Wakiso…

Layini z’amasimu ezitali mpadiise zisalweko – Poliisi

Poliisi ya Yuganda eyagala ekitongole ekivunaanyizibwa ku byempuliziganya mu ggwanga ekya Uganda Communications Commission kisaleko layini z’amasimu ezitali…

Owa Boda akubiddwa akatayimbwa n’akalirawo – Mukono

Omugoba wa Bodaboda akubiddwa akatayimbwa abantu abatannategeerekeka n’akalirawo ne Pikipiki ye nebagitwala mu kiro ekikeesezza olwaleero e Nakabago…

Museveni ayimirizza okugaba ssente z’abazirwanako

Pulezidenti Museveni ayimirizza okusasula akasiimo eri abo abaazirwanako abali mu Disitulikiti y’ e Kyankwanzi ne Kiboga.  Kino kizze…

Nakawere ow’olunaku olumu abadde azze ku mulimu bamufubutudde

Wabaddewo katemba atali musasulire enkya ya leero mu katale k’e Mengo mu Kampala, abakyala abakolera mu katale kano…

Atulugunyizza omwana we lwa kufuuyisa ku buliri

Poliisi e Kamuli egombyemu obwala omukazi akkakkanye ku mwana we ow’emyaka esatu n’amutulugunya kubula kumutta nga amulanga kufuuyisa…