Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 245 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Atulugunyizza omwana we lwa kufuuyisa ku buliri

March 24, 2017 · Mubiru Ali

Poliisi e Kamuli egombyemu obwala omukazi akkakkanye ku mwana we ow’emyaka esatu n’amutulugunya kubula kumutta nga amulanga kufuuyisa ku buliri bwe.

Omusasi waffe e Kamuli Wanume Ramathan atutegeezezza nti omwana ono atwaliddwa mu ddwaliro ly’e Kamuli nga embeera mbi era nga Poliisi okugwa omukazi ono mu buufu etemezeddwako balirwana b’omukyala ono maama w’omwana .