Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 239 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abaana 2 basirikkidde mu nabbambula w’omuliro – Gombe

March 28, 2017 · Mubiru Ali

Abaana babiri basirikkidde mu nabbambula w’omuliro akutte enju mwebabadde basula mu kabuga k’e Gombe mu Disitulikiti y’e Wakiso  era  nga kati z’embuyaga ezikaza engoye.

Solomon Baanabakintu nga ye taata w’abaana bano Nangendo ne Nakabugo,  ategeezezza Luboggola Simba nti ku mayumba ge kubaddeko omupangisa atunda emmere n’amafuta nga amafuta geegavuddeko kalumanyera aviiriddeko abaana be okuserengeta e Kalannamo !