Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 245 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Nakawere ow’olunaku olumu abadde azze ku mulimu bamufubutudde

March 25, 2017 · Mubiru Ali

Wabaddewo katemba atali musasulire enkya ya leero mu katale k’e Mengo mu Kampala, abakyala abakolera mu katale kano bwebafuumudde munnaabwe  nga nakawere wa lunaku lumu adde eka agira ayinsa omwana we.

Omukyala ono amanyikiddwa nga Jolly Kebirungi nga atambuza mmere mu katale , abadde azze okukola ng’akyali nakawere wa lunaku lumu.

Wabula banne baakola nabo batandise okuteebereza nti kyaliba nga omwana ono yamusse nabwekityo nebamupeeka  okulaba omwana era ne bamugoberera ekiwejjo wejjo nga waka gyebasanze omwana nga muzinge mu bigoye .

Richard Kakande nga ye ssentebe w’abakolera mu katale kano agamba nti abakyala bagenze ewa Kebirungi okukakasa oba nga omwana mulamu.