Kadaga ayise Minisita Tumwebaze mu kakiiko akakwasisa empisa
Sipiika wa Palamenti ya Uganda Rebecca Alitwala Kadaga asabye akakiiko akakwasisa empisa n’ebiragiro okuyita Minisita avunaanyizibwa ku by’empuliziganya…
Sipiika wa Palamenti ya Uganda Rebecca Alitwala Kadaga asabye akakiiko akakwasisa empisa n’ebiragiro okuyita Minisita avunaanyizibwa ku by’empuliziganya…
Omubaka wa Mukono South mu palamenti Johnson Muyanja Ssenyonga asabye amagye agakwasibwa omulimu gw’okulawuna ennyanja Nalubaale okukendeeza obukambwe…
Abatuuze mu district ye Mukono bakubye omulanga eri gavumenti ebayambe kubuli bwenguzi obuli mu kufuna endagamuntu mu kitundu…
Abantu amakubi abiri abateberezebwa okubaako kyebamanyi kukutemulwa kwa Andrew Felix Kaweesi bebalabiseeko mu Kkooti e Nakawa okusomerwa omusango.…
Kkooti enkulu mu Kampala egaanye okuyisa ekiragiro ekiyimiriza akakiiko akavunaanyizibwa ku byempuliziganya aka UCC okusalako layini zamasimu ezitanawandiisibwa.…
Kkooti enkulu mu Kampala eragidde bbaasi abiri mumukaaga eza Pioneer Easy Buses ziboyebwe oluvannyuma lwabaddukanya bbaasi zino okulemererwa…
Kkooti ejulirwamu eragidde akakiiko k’ebyokulonda okuteekateeka okulonda okuggya okw’ekifo kya Ssentebe wa Disitulikiti y’ e Kalungu Kino kiddiridde…
Akakiiko k’ebyokulonda akeetongodde olwaleero kalangiridde enteekateeka z’okujjuza ebifo ebyasigala nga bikalu. Gyebuvuddeko kkooti ejulirwamu yasazaamu okulondebwa kw’omubaka mu…
Omwogezi w’ekitongole kya Police Asan Kasingye agamba nti baatandise dda okubuuliriza ku kibinja ky’abazzi b’emisango abeeyita ba Kabazzi…