Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 695 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

OBULI BW’ENGUZI MU KIFO AWAGABIBWA ENNANGA MUNTU

May 18, 2017 · Mubiru Ali

Abatuuze mu district ye Mukono bakubye omulanga eri gavumenti ebayambe kubuli bwenguzi obuli mu kufuna endagamuntu mu kitundu kyabwe.

Bano bagamba nti babagoba ku mirimu lwa kumala budde nga bagenze okunona ddensite zaabwe wabula kibabuukako nga abazigaba babasaba ssente okubayisaawo okuzifuna.

Emmanuel Mbonye speaker avumiridde bino byonna era nasaba gavumenti okwongezaayo okwewandiisa ate bakutwale ku magombolola.

Ye Tugume David akulira ebye ndagamuntu e Mukono bwatukiriddwa agaanye okwogera eri abamawulire.