Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 332 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Abasajja bana abasuubirwa okuba abayizzi bakwatiddwa e Lwengo n’ennyama y’engabi

Sseremba Ben, Nanduli Ronald, Mugerwa Joseph, Nyanzi Abdu ne Musinguzi Ronald nga yabadde avuga emotoka mwebabadde ye adduse,…

Bobi wine assuddewo FDC nawagira Basaalirwa owa Jeema

Ab’oludda oluvuganya gavumenti beyawuddemu mu Kalulu k’omubaka anakiikirira Bugiri Municipality. Besigye awagira owa FDC Eunice Namatende ate Bobi…

Abatomerwa Bus ya Uganda Cranes babanja kawumbi okuva 2015

Nga December 8 2015, Bus eyali etambuza abasambi ba Uganda Cranes abaali bakawangula ekikopo ky’omulundi ogwe 14 mu…

Maama akwatiddwa lwakulimba nti mutabani we yawambiddwa

Poliisi e Ssembabule ekutte Rose Nantongo lwakwekobaana ne Edward Matovu eyali akola awaka okuwamba mutabani we Vianney Ssebulime…

Ab’omunnyendo bakumye bokezza ebipiira lwakubo

Eby’okwerinda binywezeddwa ku luguudo lw’e Masaka – Nnyendo olw’abatuuze abakedde okwekalakaasa olw’embeera embi oluguudo lwabwe gyerulimu.

Pulizidenti Museveni asiimye omusirikale wa Poliisi

Omukulembeze w’eggwanga HE. YK Museveni asiimye omusirikale wa Poliisi ASP Twinomugisha Steven namukuza okutuuka kuddaala lya Superintendent wa…

Ebibaluwa bikiro kitwala omunaku bituuse Entebe mu Wakiso

Poliisi y’e Mpala Entebe efunye okwemulugunya okuva mu batuuze kunsonga z’ebibaluwa ebitandise okusuulibwa mu bitundu byabwe nga babatiisatiisa.…

IGP Ochola aloonze akulira ‘Flying Squad’ omupya

Omuduumizi wa Poliisi Martins Okoth Ochola alonze omuduumizi w’ekitongole kya Poliisi ekya ‘Flying Squad’ ekirwanyisa obubbi obw’emmundu mu…

Omuvubuka eyakola ennyonyi afunye akabenje nga agigezesa

Nkaheza Joseph, okuva e Mwizi mu Disitrict ye Mbarara afunye akabenje mu nnyonyi gyeyekolera nga kati ali mu…