Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 276 listening Simba FM Live

Ebibaluwa bikiro kitwala omunaku bituuse Entebe mu Wakiso

June 7, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi y’e Mpala Entebe efunye okwemulugunya okuva mu batuuze kunsonga z’ebibaluwa ebitandise okusuulibwa mu bitundu byabwe nga babatiisatiisa. Mu bibaluwa bino babasaba ssenete ez’enjawulo era ng’abo abanalemererwa banalaba ekinabatuukukako nga batandise ennumba zaabwe.

Abatuuze basabiddwa okunnyuka nga obudde bukyali wamu n’okukozesa amakubo ag’olukale wamu n’okukozesa entambula zebekakasa ngabava ku mirimu.