Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 274 listening Simba FM Live

Omuvubuka eyakola ennyonyi afunye akabenje nga agigezesa

June 6, 2018 · Mubiru Ali

Nkaheza Joseph, okuva e Mwizi mu Disitrict ye Mbarara afunye akabenje mu nnyonyi gyeyekolera nga kati ali mu ddwaliro apookya nabisago. Ono okufuna akabenje abadde agezesa nnyonyi gyeyekolera ku luguudo lwe Mbarara – Kabale.

Nkaheza ye Munnayuganda asoose okwekolera ennyonyi nga ekozesa petrol era nga ono yekolera ne pikipiki. Guno si gwemulundi ogusoose Nkaheza okufuna akabenje nga agezaako okugezesa ennyonyi ye eno.