Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Nsonyiwa ssente nabadde sinazifuna – Kusaasira

Catherine Kusasira kyaddaaki atwalidde kitaawe w’omugenzi ASP Muhammed Kirumira ssente z’amataaba obukadde 20, ezamutikiddwa pulezidenti Museveni ng’okumukubagiza okufiirwa…

Ekisaawe kya SC Vipers kati kiri ku mutindo

Ekisaawe kya SC Vipers ekya St.Marys Kitende Stadium kiguddwawo nate oluvannyuma lw’okumala emyezi esatu nga kizzibwa obuggya okutuukana…

Obuli bwenkwe bususse mu FDC – Mugisha Muntu

Eyaliko ssentebe w’ekibiina kya FDC Gen Mugisha Muntu ayabulidde ekibiina ki FDC olw’obumulumulu bwagamba nti buremeddwa okugonjoolwa mu…

Abantu abamu sibesigwa – Mugisha Muntu

Maj. Gen Gregory Mugisha Muntu; Nzikiririza nnyo mu kugoberera eneyisa n’okusalawo kw’omuntu, era nga ekimu kukyo bwe bwesigwa.…

Tuvudde mu FDC – Mugisha Muntu

Bannayuganda banange, olwaleero mbadde n’olukiiko n’abakulembeze ba FDC, nsobodde okubategeeza ebyaava mu kunoonyereza kwetwakola okwetoloola eggwanga lyonna okwaliwo…

Basalirwa ne Kiiza balondeddwa

Hon. Asuman Basalirwa alondeddwa ku kakiiko ka Palamenti aka Amateeka n’ensonga za Parliament ate ye eyaliko LOP Hon.…

Gavumenti erekere awo okutulugunya abavubuka – Fr. Lokodo

Omubeezi wa Minisiter owa Ethics Fr. Simon Lokodo avuddeyo n’asaba ebibiina by’ebyobufuzi eby’enjawulo okutandika obunyisa enjiri ey’eddembe okusinga…

Lwaki mutumalira obudde – Bannamawulire

Bannamawulire bavudde mu mbeera olunaku olwaleero nebekandagga ku Media Center oluvannyuma lw’okulindira essaawa bbiri abakungu ba Gavumenti okuggya…

Bajjaja bayisa bulungi abazzukulu – Bobi Wine

Hon. Kyagulanyi Ssentamu: Eri Pulezidenti Museveni, Bajjaja bamanyiddwa nnyo okuba nti bayisa bulungi abazzukulu nga babalaga okwagala wamu…