Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Gavumenti erekere awo okutulugunya abavubuka – Fr. Lokodo

September 25, 2018 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisiter owa Ethics Fr. Simon Lokodo avuddeyo n’asaba ebibiina by’ebyobufuzi eby’enjawulo okutandika obunyisa enjiri ey’eddembe okusinga okusiga ensigo ez’obukyaayi n’ebikolwa ebyefujjo.

Yayongedde nagamba nti Uganda yesinga abavubuka abangi ate abatalina mirimu, nabwekityo nti wadde tebalina byakulwanyisa naye basobola bulungi okutambangula eggwanga era basaanye okwegendereza.

Bwatyo yasabye Gavuementi okukozesa enkola ez’eddembe okusobola okusembeza abavubuka bano era erekere awo okubatulungunya.