Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Lwaki mutumalira obudde – Bannamawulire

September 25, 2018 · Mubiru Ali

Bannamawulire bavudde mu mbeera olunaku olwaleero nebekandagga ku Media Center oluvannyuma lw’okulindira essaawa bbiri abakungu ba Gavumenti okuggya okwogerako gyebali nga mpaawo gwebalaba. Bwatyo Minisita Frank Tumwebaze avuddeyo ku mukutu neyetonda era nategeeza nti abakungu okuva mu Minisitule y’obulimi, obulunzi n’obuvubi be bamu ku babadde balina okubaawo wabula nga baluddewo okutuuka.